Add parallel Print Page Options

35 (A)Awo kabaka n’afuula Benaya mutabani wa Yekoyaada omukulu w’eggye mu kifo kya Yowaabu, n’afuula ne Zadooki kabona mu kifo kya Abiyasaali. 36 (B)Kabaka n’atumya Simeeyi n’amugamba nti, “Weezimbire ennyumba mu Yerusaalemi obeere omwo, so tovangamu okugenda awantu wonna. 37 (C)Olunaku lw’olivaayo n’osomoka ekiwonvu Kiduloni, tegeerera ddala nga tolirema kufa, era omusaayi gwo guliba ku mutwe gwo ggwe.”

Read full chapter

35 The king put Benaiah(A) son of Jehoiada over the army in Joab’s position and replaced Abiathar with Zadok(B) the priest.

36 Then the king sent for Shimei(C) and said to him, “Build yourself a house in Jerusalem and live there, but do not go anywhere else. 37 The day you leave and cross the Kidron Valley,(D) you can be sure you will die; your blood will be on your own head.”(E)

Read full chapter