Add parallel Print Page Options

17 (A)Akabu bwe yalaba Eriya, n’amubuuza nti, “Ggwe wuuyo, gwe ateganya Isirayiri?”

Read full chapter

17 When he saw Elijah, he said to him, “Is that you, you troubler(A) of Israel?”

Read full chapter

25 (A)Tewali musajja eyafaanana nga Akabu, eyeewaayo okukola ebibi mu maaso ga Mukama ng’awalirizibwa mukazi we Yezeberi.

Read full chapter

25 (There was never(A) anyone like Ahab, who sold himself to do evil in the eyes of the Lord, urged on by Jezebel his wife.

Read full chapter

17 (A)Ne bawaayo abaana baabwe aboobulenzi n’aboobuwala ng’ebiweebwayo mu muliro, ne bakola eby’obufumu n’eby’obulogo, ne beetunda okukola ebibi mu maaso ga Mukama, okumusunguwaza.

Read full chapter

17 They sacrificed(A) their sons and daughters in the fire. They practiced divination and sought omens(B) and sold(C) themselves to do evil in the eyes of the Lord, arousing his anger.

Read full chapter

14 (A)Tumanyi ng’amateeka mwoyo, naye nze omuntu obuntu, natundibwa ng’omuddu nfugibwe ekibi.

Read full chapter

14 We know that the law is spiritual; but I am unspiritual,(A) sold(B) as a slave to sin.(C)

Read full chapter