1 Abakkolinso 7:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Naye kino nkyogera mu ngeri ya kukkiriziganya so si mu ngeri ya kuwa kiragiro.
Read full chapter
2 Abakkolinso 8:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Sibawa kiragiro, wabula olw’okunyiikira kw’abalala n’okugezesa okwagala kwammwe nga kw’amazima.
Read full chapter
2 Abakkolinso 4:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Eby’obugagga eby’omuwendo mu bibya eby’ebbumba
4 (A)Noolwekyo nga bwe tulina obuweereza buno bwe twaweebwa olw’okusaasirwa, tuleme kuddirira.
Read full chapter
1 Timoseewo 1:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Newaakubadde ng’edda namwogerangako bubi, ne mmuyigganya era ne mmuvuma, kyokka yansaasira, kubanga ebyo nabikolanga mu butamanya nga sinnaba kumukkiriza.
Read full chapter
1 Timoseewo 1:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Katonda kyeyava ansaasira, Kristo Yesu alyoke ayoleseze mu nze, omwonoonyi asingira ddala okugumiikiriza kwe okutakoma, era mbeere ekyokulabirako eri abo abalimukkiriza ne bafuna obulamu obutaggwaawo.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.