Olubereberye 15:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Ibulaamu n’akkiriza Mukama, n’akimubalira okuba obutuukirivu.
Read full chapter
Abaruumi 4:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Ebyawandiikibwa bitugamba bitya? Ibulayimu yakkiriza Katonda ne kimubalirwa okuba obutuukirivu.
Read full chapter
2 Ebyomumirembe 20:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Ayi Katonda waffe, si ggwe wagobamu abatuuze abaali mu nsi eno mu maaso g’abantu bo Isirayiri, n’ogiwa ezzadde lya Ibulayimu mukwano gwo okugibeerangamu emirembe gyonna?
Read full chapter
Isaaya 41:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Isirayiri Yalondebwa Katonda
8 (A)“Naye ggwe Isirayiri omuweereza wange,
Yakobo gwe nalonda,
ezzadde lya Ibulayimu mukwano gwange,
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.