Okuva 33:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Era n’agamba nti, “Naye toyinza kulaba maaso gange, kubanga tewali muntu antunulako n’aba mulamu.”
Read full chapter
Yokaana 6:46
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
46 (A)Si kuba nti waliwo eyali alabye ku Kitange, wabula oyo eyava eri Katonda, ye yalaba Kitaawe.
Read full chapter
Abakkolosaayi 1:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Obulamu bwa Kristo
15 (A)Mu ye mwe tulabira Katonda oyo atalabika, era ye yasooka okubeerawo nga byonna tebinnabaawo.
Read full chapter
1 Timoseewo 6:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)ye yekka atafa era atuula mu kwakaayakana okutasemberekeka, era tewali n’omu yali amulabye, so tewali asobola kumulaba, oyo aweebwe ekitiibwa, n’obuyinza obutaggwaawo, Amiina.
Read full chapter
Yokaana 3:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)“Kubanga Katonda bwe yayagala ensi, bw’atyo n’awaayo Omwana we omu yekka, buli muntu yenna amukkiriza aleme kuzikirira, wabula afune obulamu obutaggwaawo.
Read full chapter
Yokaana 3:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Amukkiriza tasalibwa musango, naye atakkiriza gumaze okumusinga kubanga takkiririza mu linnya ly’Omwana oyo omu yekka owa Katonda.
Read full chapter
1 Yokaana 4:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Katonda yatulaga okwagala kwe, bwe yatuma mu nsi Omwana we omu yekka bw’ati, tulyoke tube abalamu ku bw’oyo.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.