Okubikkulirwa 18:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)nga bagamba nti,
“ ‘Zikisanze, Zikisanze, ekibuga ekikulu,
ekifaanana ng’omukazi ayambadde engoye eza linena omulungi, n’eza kakobe, n’emyufu,
era ng’ataddemu eby’omu bulago ebya zaabu n’amayinja ag’omuwendo omungi ne luulu.
Yeremiya 51:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Babulooni yali kikompe kya zaabu mu mukono gwa Mukama;
yatamiiza ensi yonna.
Amawanga gaanywa wayini we,
kyegavudde galaluka.
Okubikkulirwa 18:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Mumuyise nga naye bwe yayisa abalala;
mumubonereze emirundi ebiri olw’ebikolwa bye ebibi.
Mumuyengere emirundi ebiri mu kikompe kye yagabulirangamu abalala.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.