Eseza 5:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Wakati mu ebyo byonna Kamani n’azibiikiriza era n’addayo eka.
Oluvannyuma n’atumya mukyala we Zeresi ne mikwano gye,
Read full chapter
Zabbuli 57:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Baatega ekitimba mu kkubo lyange,
ne ntya nnyo;
ne basimamu obunnya,
ate bo bennyini ne babugwamu.
Engero 26:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Buli asima ekinnya y’alikigwamu,
n’oyo aliyiringisa ejjinja gwe liriddira.
Engero 28:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Omuntu atambulira mu bugolokofu alinunulibwa talibeerako kabi,
naye oyo ow’amakubo amabi aligwa mbagirawo.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.