Add parallel Print Page Options

12 (A)Nneerabiddwa ng’eyafa edda;
    nfuuse ng’ekibumbe ekyatifu.

Read full chapter

38 (A)Ku buli kasolya ka nnyumba e Mowaabu
    ne mu bifo awakuŋŋaanirwa,
tewaliwo kintu kirala wabula okukungubaga,
    kubanga njasizzayasizza Mowaabu
    ng’ekibya ekitaliiko akyagala,” bw’ayogera Mukama Katonda.

Read full chapter

(A)Isirayiri amaliddwawo;
    ali wakati mu mawanga
    ng’ekintu ekitagasa.

Read full chapter

Yuda Wakuzikirira

15 (A)Awo Mukama n’alyoka aŋŋamba nti, “Musa ne Samwiri ne bwe bandiyimiridde okunneegayirira, sandisonyiye bantu bano. Bagobe okuva mu maaso gange, banviire.

Read full chapter

(A)Musango gwo ggwe nti olifiirwa ensi gye nakuwa okuba omugabo gwo,
    ndikufuula muddu wa balabe bo mu nsi gy’otomanyangako,
kubanga mu busungu bwange omuliro gukoleezeddwa
    ogunaayakanga emirembe gyonna.”

Read full chapter