Add parallel Print Page Options

20 (A)“Genda mu Lebanooni okaabe,
    leka eddoboozi lyo liwulirwe mu Basani.
Kaabira ku Abalimu,
    kubanga bonna ababadde ku ludda lwo bazikiridde.

Read full chapter

15 Lwaki okaaba olw’ekiwundu kyo,
    obulumi bwo obutaliiko ddagala?
Olw’okwonoona kwo okunene n’ebibi byo ebingi ennyo
    nkuleeseeko ebintu bino.

Read full chapter

(A)Kubanga ababi balisalibwako,
    naye abeesiga Mukama baligabana ensi.

Read full chapter

(A)Ndiggya ezzadde okuva mu Yakobo
    era ne mu Yuda abo abalitwala ensozi zange;
abantu bange abalonde balizigabana,
    era eyo abaweereza bange gye balibeera.
10 (B)Awo Saloni kiribeera ddundiro lya bisibo,
    era n’ekiwonvu kya Akoli kifo kya nte we zigalamira
    olw’abantu bange abannoonya.

11 (C)“Naye mmwe abava ku Mukama
    ne mwerabira olusozi lwange olutukuvu
ne muteekerateekera emmeeza katonda wammwe, Mukisa,
    ne mujuliza katonda wammwe, Kusalawo, ebikopo eby’envinnyo,

Read full chapter