Add parallel Print Page Options

15 (A)Bano be bakulu b’enda ya Esawu:

Enda ya Erifaazi omubereberye wa Esawu:

Temani, ne Omali, ne Zefo, ne Kenazi, 16 (B)ne Koola, ne Gatamu ne Amaleki abaali mu nsi ya Edomu be batabani ba Ada.

Read full chapter

Mikwano gya Yobu Abasatu

11 (A)Awo mikwano gya Yobu abasatu; Erifaazi[a] Omutemani, Birudaadi Omusuki, ne Zofali Omunaamasi bwe baawulira emitawaana egyali gituuse ku mukwano gwabwe, ne bajja buli omu okuva ewuwe ne basisinkana nga bwe baali bateesezza, bagende bamusaasire bamuzzeemu amaanyi.

Read full chapter

Footnotes

  1. 2:11 Erifaazi yali Mumowaabu eyabeeranga mu Temani.

12 (A)Ndiweereza omuliro ku Temani
    oguliyokya ebigo bya Bozula.”

Read full chapter

(A)Katonda yajja ng’ava e Temani,
    Omutukuvu oyo ng’ava ku lusozi Palani.
Ekitiibwa kye kyatimbibwa ku ggulu,
    ensi n’eryoka ejjula ettendo lye.

Read full chapter