Add parallel Print Page Options

Okufa kwa Sulemaani

29 (A)Ebyafaayo ebirala byonna ebyabaawo mu mulembe gwa Sulemaani okuva ku ntandikwa okutuusa ku nkomerero, tebyawandiikibwa mu byafaayo bya nnabbi Nasani, ne mu kwolesebwa kwa Akiya Omusiiro, ne mu birooto eby’omulabi Iddo ebikwata ku Yerobowaamu mutabani wa Nebati?

Read full chapter

40 (A)Sulemaani n’agezaako okutta Yerobowaamu, naye Yerobowaamu n’addukira e Misiri, ewa Sisaki[a] kabaka waayo, n’abeera eyo okutuusa Sulemaani bwe yafa.

Read full chapter

Footnotes

  1. 11:40 Sisaki ye falaawo eyasooka mu kyasa ky’abafuzi ab’amakumi abiri mu ebiri mu Misiri (945–924 bc).