Balam 3:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Naye Abayisirayiri bwe baalaajanira Mukama, kyeyava abawa omulwanyi omuzira okubanunula ayitibwa Ekudi ow’enkonokono mutabani wa Gera ow’omu kika kya Benyamini; era oyo Abayisirayiri gwe baatuma okutwala ekirabo kyabwe eri Egulooni kabaka wa Mowaabu.
Read full chapter
Judges 3:15
New International Version
15 Again the Israelites cried out to the Lord, and he gave them a deliverer(A)—Ehud(B), a left-handed(C) man, the son of Gera the Benjamite. The Israelites sent him with tribute(D) to Eglon king of Moab.
Balam 6:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Abayisirayiri baajeezebwa nnyo Abamidiyaani, Abayisirayiri kyebaava balaajaanira Mukama Katonda.
Read full chapter
Judges 6:6
New International Version
6 Midian so impoverished the Israelites that they cried out(A) to the Lord for help.
Balam 6:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Mukama atuma Nnabbi
7 Awo Abayisirayiri bwe baalaajanira Mukama olw’Abamidiyaani, Mukama,
Read full chapter
Judges 6:7
New International Version
7 When the Israelites cried out(A) to the Lord because of Midian,
Balam 10:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Awo abaana ba Isirayiri ne bakaabira Mukama nga bagamba nti, “Ddala ddala twasobya, ne tuva ku Mukama Katonda waffe, ne tuweereza Babaali.”
Read full chapter
Judges 10:10
New International Version
10 Then the Israelites cried(A) out to the Lord, “We have sinned(B) against you, forsaking our God and serving the Baals.”(C)
Zabbuli 106:44
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
44 (A)Naye bwe yawulira okukaaba kwabwe,
n’abakwatirwa ekisa;
Psalm 106:44
New International Version
44 Yet he took note of their distress
when he heard their cry;(A)
Balam 1:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 Osunieri, omwana wa Kenazi muto wa Kalebu n’akiwamba bw’atyo n’aweebwa Akusa okumuwasa.
Read full chapter
Judges 1:13
New International Version
13 Othniel son of Kenaz, Caleb’s younger brother, took it; so Caleb gave his daughter Aksah to him in marriage.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.